Psalms 21:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakusaba obulamu, n'obumuwa, obuwanvu bw'ennaku emirembe n'emirembe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obuwanguzi bwe wamuwa bumuleetedde ekitiibwa kinene. Omuwadde ekitiibwa n’oyatiikirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekitiibwa kye kingi olw'obuyinza bwo, Wamuwa ekitiibwa n'ettendo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekitiibwa kye kinene olw'obuyinza bwo, wamuwa obukulu n'ettendo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekitiibwa kye kingi mu bulokozi bwo: Ekitiibwa n'obukulu obimussaako.