Psalms 21:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekitiibwa kye kingi olw'obuyambi bwo; wamugemulira ettendo n'ekitiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ddala omuwadde emikisa gyo egy’olubeerera, n’omujjuza essanyu ng’oli naye buli kiseera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omufudde ow'omukisa omungi emirembe gyonna: Okubeerawo kwo kumusanyusa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emikisa gyo giri naye emirembe gyonna, asanyuka kubanga ggwe wooli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga omuteekawo okuba omukisa omungi emirembe gyonna: Omusanyusa essanyu mu maaso go.