Psalms 21:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kituufu, kabaka obwesige bwe buli mu Mukama, n'olw'ekisa ky'Ali Waggulu Ddala talinyeenyezebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukono gwo guliwamba abalabe bo bonna; omukono gwo ogwa ddyo gulikwata abo abakukyawa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukono gwo gulituuka ku balabe bo bonna: Omukono gwo ogwa ddyo gulituuka ku abo abakukyawa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aliwamba abalabe be bonna, alikwata abamukyawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukono gwo gulituuka ku balabe bo bonna: Omukono gwo ogwa ddyo gulituuka ku abo abakukyawa.