Psalms 22:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ggwe wanzigya mu lubuto, wankuuma bwe nali nkyali ku mabeere ga nnyabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwazaalibwa ne nteekebwa mu mikono gyo; olwava mu lubuto lwa mmange n’obeera Katonda wange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nneesiga ggwe okuviira ddala mu kuzaalibwa kwange. Ggwe oli Katonda wange okuva mu lubuto lwa mmange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Neesiga ggwe okuviira ddala lwe nazaalibwa, era okuva olwo ggwe Katonda wange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Neeyuna ggwe okuva mu kuzaalibwa kwange: Ggwe oli Katonda wange okuva mu lubuto lwa mmange.