Psalms 22:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwava mu lubuto ne nsuulirwa ggwe; okuva mu lubuto lwa nnyabo ggwe Katonda wange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tobeera wala nange, kubanga emitawaana ginsemberedde, ate nga tewali mulala n’omu asobola kunnyamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tombeera wala, kubanga akabi kali kumpi, Kubanga tewali anannyamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tombeera wala, kubanga akabi kali kumpi, era tewali annyamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tombeera wala; kubanga akabi kali kumpi; Kubanga tewali anannyamba.