Psalms 22:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaanyi gange gakaze ng'oluggyo, n'olulimi lunkwatidde ku kibuno; ontuuzizza mu nfuufu y'olumbe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu ababi banneetoolodde; banneebunguludde ng’embwa ennyingi; banfumise ne bawummula ebibatu byange n’ebigere byange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga embwa zinneetoolodde: Ekibiina ky'abo abakola obubi bantaayizizza. Bawummudde engalo zange n'ebigere byange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibinja ky'abakola ebibi kinneetoolodde, bali ng'embwa ezintaayizizza. Ebibatu n'ebigere byange babiwummudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga embwa zinneetoolodde: Ekibiina ky'abo abakola obubi bantaayizizza; Bampummudde engalo zange n'ebigere byange.