Psalms 22:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyambalo byange baabigabana, olugoye lwange ne balukubako akalulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ggwe, Ayi Mukama, tobeera wala nange. Ggwe, Amaanyi gange, yanguwa okunnyamba!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye tobeera wala, ayi Mukama. Ayi ggwe annyamba, yanguya okunziruukirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ggwe ayi Mukama, leka kumbeera wala. Ayi ggwe annyamba, yanguwa okunziruukirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye tobeera wala, ai Mukama: Ai ggwe annyamba, yanguya okunzibira.