Psalms 22:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda wange, Katonda wange, lwaki onjabulidde? Lwaki weesambye eky'okumponya? Lwaki weesuubye ebigambo by'okukungubaga kwange?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda wange, emisana nkukoowoola, naye tonnyanukula; n’ekiro bwe ntyo, naye siweerako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Katonda wange, nkoowoola emisana, naawe n'otoddamu! Era n'ekiro, so ssisirika.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda wange, nkoowoola emisana, n'otoddamu! N'ekiro nkoowoola, ne siwummula!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Katonda wange, nkoowoola emisana, naawe n'otoddamu; Era n'ekiro, so ssisirika.