Psalms 22:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe nno, ayi Mukama toyimirira wala; ayi maanyi gange, yanguwa okunnyamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omponye okuttibwa n’ekitala; obulamu bwange obw’omuwendo butaase mu maanyi g’embwa!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mponya ekitala, Obulamu bwange buwonye embwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mponya ekitala, obulamu bwange buwonye embwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wonya emmeeme yange eri ekitala; Ne kaganzi kange eri amaanyi g'embwa: