Psalms 22:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwoyo gwange guwonye ekitala, n'obulamu bwange buno bwokka buggye mu mikono gy'embwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nzigya mu kamwa k’empologoma, omponye amayembe g’embogo enkambwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ondokole eri empologoma, N'obulamu bwange okuva mu mayembe g'embogo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mponya empologoma, nze ateeyamba mponya embogo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ondokole mu kamwa k'empologama; Era ne mu mayembe g'embogo wanziramu.