Psalms 22:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaavu balirya ne bakkuta; abo abanoonya Omukama balimutenda. Emitima gyammwe gibeerewo emirembe gyonna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi zonna zirijjukira ne zikyukira Mukama, ebika byonna eby’amawanga gonna birimuvuunamira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amawanga gonna galijjukira ne gakyukira Mukama, N'ebika byonna eby'amawanga birimusinza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amawanga gonna galijjukira Mukama, abantu ab'omu nsi zonna balimusinza,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enkomerero zonna ez'ensi zirijjukira ne zikyukira Mukama: N'ebika byonna eby'amawanga birisinza mu maaso go.