Psalms 22:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enkingi zonna ez'ensi zirijjukira ne zidda eri Omukama, ebika byonna eby'amawanga biryeyala mu maaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga obwakabaka bwonna bwa Mukama, era y’afuga amawanga gonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama ye kabaka, Ye yafuga amawanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Mukama ye kabaka, ye afuga amawanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga obwakabaka bwa Mukama: Naye ye afuga amawanga.