Psalms 22:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda wange, obw'emisana nkowoola, naye toddamu, n'ekiro sirisiriikiriramu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Songa ggwe Mutukuvu atudde ku Ntebe, era ettendo lya Isirayiri yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe oli mutukuvu, Ggwe atuula mu matendo ga Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ggwe mutuukirivu atuula ku ntebe yo, abantu ba Yisirayeli ne bakutendereza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ggwe oli mutukuvu, Ggwe atuula mu matendo ga Isiraeri.