Psalms 22:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baakuwanjagira, ne banunulibwa; baasuubira mu ggwe, tebaaswala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nze ndi lusiriŋŋanyi, siri muntu; abantu bampisaamu amaaso, n’abalala bannyooma.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze ndi lusiriŋŋanyi, so ssiri muntu. Abantu bonna banvuma, bannyooma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze ndi lusiriŋŋanyi, siri muntu. Abantu bonna banvuma era bannyooma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nze ndi lusiriŋŋanyi, so ssiri muntu; Abasajja gwe bavuma, n'abantu gwe banyooma.