Psalms 22:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze ndi nvunyu, siri muntu; njoogebwa abantu, ngayibwa ekibiina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna abandaba banduulira, era banvuma nga bwe banyeenyeza omutwe nga bagamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna abandaba bansekerera ne banduulira: Bansooza n'emimwa gyabwe, banyeenya omutwe, nga boogera nti:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abandaba bansekerera ne banduulira. Bandagamu emimwa, ne banyeenya n'emitwe nga bagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bonna abandaba bansekerera ne banduulira: Bansooza n'emimwa gyabwe, banyeenya omutwe, nga boogera nti