Psalms 22:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna abandaba bansekerera; bansongamu emimwa, ne bannyeenyeza omutwe:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Yeesiga Mukama; kale amuwonye. Obanga Mukama amwagala, kale nno amulokole!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Yeesiga Mukama, kale ye amulokole: Amuwonye, kubanga amwagala.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Yeesiga Mukama, kale Mukama amuwonye. Oba nga Mukama amwagala, kale amuyambe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yeeweeyo eri Mukama; ye amulokole: Amuwonye, kubanga amusanyukira.