Psalms 22:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mbu yeesiga Omukama; kale nno amulokole; amuwonye, anti amwesiimiramu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ggwe wanziggya mu lubuto lwa mmange, era wampa okukwesiga ne mu buto bwange bwonna nga nkyayonka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe wanzigya mu lubuto lwa mmange, Ggwe wankuuma bwe nnali nga Nkyayonka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ggwe wanzigya mu nda ya mmange, ggwe wankuuma nga nkyayonka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ggwe wanziya mu lubuto lwa mmange: Ggwe wanneesiza bwe nnali nga nkyali ku mabeere ga mmange.