Psalms 24:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka ono ow'ekitiibwa ye ani? Omukama w'Amagye, yennyini ye Kabaka ow'ekitiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka ow’ekitiibwa oyo ye ani? Mukama Ayinzabyonna; oyo ye Kabaka ow’ekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka oyo ow'ekitiibwa ye ani? Mukama ow'eggye, Oyo ye Kabaka ow'ekitiibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka oweekitiibwa ye ani? Mukama Nnannyinimagye ye Kabaka oweekitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka oyo ow'ekitiibwa ye ani? Mukama ow'eggye, Oyo ye Kabaka ow'ekitiibwa. (Seera)