Psalms 24:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ye yagibanga ku mayanja, n'aginyweza ku migga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga yasimba emisingi gyayo mu nnyanja, n’agizimba ku mazzi amangi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ye yagiteeka ku nnyanja, Ye yaginyweza ku mazzi amangi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye yagiteeka ku nnyanja, ye yaginyweza ku mazzi amangi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga yagisimba ku nnyanja, Yaginyweza ku mazzi amangi.