Psalms 24:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani alyambuka ku lusozi lw'Omukama, ani aliyimirira mu kifo kye ekitukuvu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alyambuka ku lusozi lwa Mukama ye afaanana atya? Era wa ngeri ki aliyingira n’ayimirira mu nnyumba ye entukuvu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani alirinnya ku lusozi lwa Mukama? Era ani aliyimirira mu kifo kye ekitukuvu?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani alyambuka ku lusozi lwa Mukama? Era ani aliyimirira mu kifo kye ekitukuvu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani alirinnya ku lusozi lwa Mukama? Era ani aliyiminira mu kifo kye ekitukuvu?