Psalms 24:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ono alifuna omukisa ew'Omukama, n'okwejjeerera okuva ewa Katonda Mulokozi we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo Mukama anaamuwanga omukisa, n’obutuukirivu okuva eri Katonda ow’obulokozi bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo anaaweebwanga Mukama omukisa, Era n'obutuukirivu anaabuweebwanga Katonda ow'obulokozi bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama alimuwa omukisa, Katonda alimufuula mutuukirivu n'amulokola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo anaaweebwanga Mukama omukisa, Era n'obutuukirivu anaabuweebwanga Katonda ow'obulokozi bwe.