Psalms 24:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka ono ow'ekitiibwa ye ani? Ye Mukama ow'amaanyi, omuzira, Omukama omuzira mu lutalo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka ow’ekitiibwa ye ani? Ye Mukama ow’amaanyi era ow’obuyinza, omuwanguzi mu ntalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka ow'ekitiibwa ye ani? Ye Mukama ow'amaanyi n'obuyinza, Mukama omuzira mu lutalo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka oweekitiibwa ye ani? Ye Mukama ow'amaanyi n'obuyinza, Mukama omuzira mu lutalo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka ow'ekitiibwa ye ani? Mukama ow'amaanyi ow'obuyinza Mukama ow'obuyinza mu kulwana.