Psalms 25:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ya Dawudi. Gy'oli, ayi Mukama, gye nsitulidde omwoyo gwange,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eri ggwe, Ayi Mukama, gye ndeeta okusaba kwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gy'oli, ayi Mukama, nnyimusiza emmeeme yange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, nnyimusiza gy'oli omwoyo gwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gy'oli, ai Mukama, nnyimusiza emmeeme yange.