Psalms 25:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'okubeera erinnya lyo, ayi Mukama, ononsonyiwa omusango gwange newandibadde nga munene.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olw’erinnya lyo, Ayi Mukama, onsonyiwe ebibi byange, kubanga bingi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'erinnya lyo, ayi Mukama, Onsonyiwe obubi bwange, kubanga bunene.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kuuma kye wasuubiza, ayi Mukama, onsonyiwe ebibi byange kubanga binene.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olw'erinnya lyo, ai Mukama, Onsonyiwe obubi bwange, kubanga bunene.