Psalms 25:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwoyo gwe gulisulanga mu ddembe, n'ezzade lye lirirya ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obulamu bwe bunajjuzibwanga emikisa gya Katonda, era bazzukulu be ensi eriba yaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ye yennyini alifuna ebirungi, N'ezzadde lye lirisikira ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye yennyini n'ab'ezzadde lye, balifuna ebirungi. Ensi eriba yaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emmeeme ye eneetuulanga mu mirembe; N'ezzadde lye linaasikiranga ensi.