Psalms 25:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama wa mukwano eri abo abamutya; abamanyisa n'endagaano ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mikwano gya Mukama be bo abamugondera; anaababikkuliranga ekyama eky’endagaano ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukwano gwa Mukama guli mw'abo abamutya, Era anaabalaganga endagaano ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama aba mukwano gw'abo abamussaamu ekitiibwa, era anaakakasanga endagaano gye yakola nabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekyama kya Mukama kiri mu abo abamutya; Era anaabalaganga endagaano ye.