Psalms 25:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyukira gye ndi era nsaasira, anti ndi bw'omu ate munaku.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkyukira, Ayi Mukama, onkwatirwe ekisa, kubanga nsigadde bw’omu, era ndi munafu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onkyukire, onsaasire, Kubanga ndekeddwa bw'omu mbonaabona.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, kyukira gye ndi, onsaasire, kubanga nsigadde bwomu era mbonaabona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onkyukire, onsaasire; Kubanga ndekeddwa omu ne mbonaabona.