Psalms 25:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Teewuluzaako ku nnaku y'omutima gwange, nzigya mu binnyiga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obuyinike bweyongedde mu mutima gwange; mponya okweraliikirira kwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obuyinike bweyongedde mu mutima gwange, Nzigya mu bibonoobono byange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obuyinike bweyongedde mu mutima gwange, nzigya mu bibonoobono byange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennaku ez'omutima gwange zeeyongedde: Kale onziye mu bibonoobono byange.