Psalms 25:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba okubonaabona kwange n'ennaku yange, nsonyiwa ebibi byange byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tunuulira ennaku endiko, weetegereze obulumi bwange; onzigyeko ebibi byange byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lowooza ku bunaku bwange n'okutegana kwange, Era onsonyiwe ebibi byange byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lowooza ku bunaku bwange, ne ku kutegana kwange onsonyiwe ebibi byange byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Lowooza ennaku zange n'okutegana kwange; Era onsonyiwe ebibi byange byonna.