Psalms 25:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kuuma obulamu bwange, era mponya; tondeka kuswazibwa, kubanga nzirukidde gy'oli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Labiriranga obulamu bwange, obamponye; tondekanga mu buswavu, kubanga ggwe kiddukiro kyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kuuma obulamu bwange, omponye, Tondeka kuswala, kubanga ggwe nneesiga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kuuma obulamu bwange era omponye, toŋŋanya kuswala, kubanga ggwe nneesiga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale onkuumenga emmeeme yange, omponyenga: Toŋŋanyanga kukwatibwa nsonyi, kubanga nkwesiga ggwe.