Psalms 25:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, nunula Yisirayeli mu bibanyiga byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nunula Isirayiri, Ayi Katonda, omuwonye emitawaana gye gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Katonda, nunula Isiraeri, Mu bibonoobono bye byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda, nunula Yisirayeli mu bibonoobono bye byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nunula Isiraeri, ai Katonda, Mu bibonoobono bye byonna.