Psalms 25:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, ndaga amakubo go; obukubo bwo bunjigirize.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Njigiriza nga bwe nnaakolanga, Ayi Mukama, ondage amakubo go mwe nnaatambuliranga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ondage amakubo go, ayi Mukama, Onjigirize empenda zo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndaga amakubo go, ayi Mukama, ndagirira empenda zo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ondage amakubo go, ai Mukama; Onjigirize empenda zo.