Psalms 25:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama mulungi era muluŋŋamu, olw'okubeera ekyo aboonoonyi alibayigiriza ekkubo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama mulungi, era wa mazima, noolwekyo ayigiriza aboonoonyi ekkubo lye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama mulungi era wa mazima, Kyava ayigiriza ekkubo abalina ebibi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama mulungi era wa mazima, aboonoonyi kyava abalaga ekkubo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama ye mulungi era wa mazima: Kyanaavanga ayigiriza ekkubo abalina ebibi.