Psalms 25:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abeetoowaze abalambika mu butuufu, n'ayigiriza abeetoowaze amakubo ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abawombeefu abaluŋŋamya mu kkubo ettuufu n’abayigiriza ekkubo lye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abeetoowaze anaabaluŋŋamyanga Mu kusala omusango, Era abeetoowaze anaabayigirizanga ekkubo lye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abeetoowaze abaluŋŋamya mu kusala emisango, era abayigiriza ky'ayagala bakole.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abawombeefu anaabaluŋŋamyanga mu musango: Era abawombeefu anaabayigirizanga ekkubo lye.