Psalms 26:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu mikono gyabwe omuli ebyambyone, n'emikono gyabwe egya ddyo egijjudde enguzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abakozesa emikono gyabwe okutegeka ebikolwa ebibi, era abali b’enguzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bo bakozi ba bibi, Era bali ba nguzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bo bakozi ba bibi era bulijjo balya enguzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emikono gyabwe girimu ettima, N'omukono gwabwe ogwa ddyo gujjudde enguzi.