Psalms 26:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye nze ntambulidde mu bulungi, nnunula era onsaasire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nze ntambula nga siriiko kye nnenyezebwa; nkwatirwa ekisa, Ayi Mukama, ondokole.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nze nnaatambuliranga mu butuukirivu bwange. Nsaasira, onnunule.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze nkola kye mmanyi nti kituufu. Nkwatirwa ekisa onnunule.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nze naatambuliranga mu butuukirivu bwange: Onnunule, era onsaasire.