Psalms 26:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ekisa kyo kindi awo mu maaso bulijjo, era ntambulira bulijjo mu mazima go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga okwagala kwo kwe kunkulembera, era mu mazima go mwe ntambulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ekisa kyo kye kinnuŋŋamya, Era ntambulira mu mazima go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ekisa kyo kye kinnuŋŋamya, era obwesigwa bwo kwe ntambulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ekisa kyo kiri mu maaso gange; Era natambuliranga mu mazima go.