Psalms 26:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Situula na bantu balimbalimba; siyita na bakuusa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Situula na bantu balimba, so siteesaganya na bakuusa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Siituula wamu na bantu abalimba, Era sseetaba na bakuusakuusa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Situula na bantu balimba, era seetaba na bakuusa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Saatuulanga wamu na bantu abataliimu; So ssiiyingirenga wamu na bakuusakuusa.