Psalms 26:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnaaba engalo zange nga siriiko musango, ne neetooloola omwaliiro gwo, ayi Mukama;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naaba mu ngalo zange okulaga nga bwe sirina misango; ne ndyoka nzija ku Kyoto kyo, Ayi Mukama;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnanaaba mu ngalo zange okulaga bwe sirina musango, Nendyoka nnetooloola ekyoto kyo, ayi Mukama,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, nnaaba mu ngalo okulaga bwe sirina musango, ne neetooloola alutaari yo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naanaabanga mu ngalo zange mu butayonoona; Bwe nneetooloolanga bwe ntyo ekyoto kyo, ai Mukama: