Psalms 26:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, njagala ennyumba yo mw'osula; ekifo ekitiibwa kyo mwe kisula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ennyumba yo mw’obeera njagala, Ayi Mukama, kye kifo ekijjudde ekitiibwa kyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, njagala okubeera mu nnyumba yo, N'ekifo omubeera ekitiibwa kyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, njagala ennyumba yo, n'ekifo omubeera ekitiibwa kyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama, njagala ekisulo eky'omu nnyumba yo, N'ekifo ekitiibwa kyo kye kituulamu,