Psalms 27:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kitange ne mmange ne bwe banjabulira, ye Omukama anneetwalira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kitange ne mmange bwe balindeka, Mukama anandabiriranga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga kitange ne mmange bandese, Naye Mukama anandabiriranga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kitange ne mmange ne bwe banjabulira, Mukama anandabiriranga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kitange ne mmange bandese, Naye Mukama ananjijanjabanga.