Psalms 27:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkyakkiriza nga ndiraba ebirungi by'Omukama, mu nsi y'abalamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkyakakasiza ddala nga ndiraba obulungi bwa Mukama mu nsi ey’abalamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nzikiriza nti ndiraba obulungi bwa Mukama mu nsi ey'abalamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmanyi nti nja kulama, ndabe obulungi bwa Mukama mu bulamu buno.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nandizirise, singa sakkiriza okulaba obulungi bwa Mukama mu nsi ey'abalamu.