Psalms 27:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lindirira Omukama, nywera, guma omutima; lindirira Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lindirira Mukama. Ddamu amaanyi, ogume omwoyo. Weewaawo, lindirira Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lindirira Mukama, Ddamu amaanyi, ogume omwoyo. Weewaawo, lindirira Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Weesige Mukama, ddamu amaanyi, ogume omwoyo. Ddala weesige Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Lindirira Mukama: Ddamu amaanyi, ogume omwoyo gwo; Weewaawo, lindirira Mukama.