Psalms 27:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ababi bwe bannumba, okunzita, abalabe bange n'abampalana, basinzittuka ne bagwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalabe bange n’abantu ababi bonna bwe banannumba nga baagala okunzita, baneesittala ne bagwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu ababi bwe bannumba nga baagala okunzita, Be balabe bange era abankyawa, baneesittala ne bagwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu ababi bwe bannumba nga baagala okunzita, beesittala ne bagwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abakola obubi bwe bannumba okulya omubiri gwange, Be balabe bange era abankyawa, ne beesittala ne bagwa.