Psalms 28:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wulira eddoboozi ly'okuwanjaga kwange nga nkulaajanira, nga nsitulira emikono eri Awatukuvu, mu Kitukuvu kyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Owulire eddoboozi ery’okwegayirira kwange, nga mpanise emikono gyange okwolekera ekifo kyo ekisinga byonna obutukuvu, nga nkukaabirira okunnyamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wulira okukaaba kwange nga nkusaba onnyambe, Nga nnyimusa emikono gyange eri ekifo kyo ekitukuvu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama wange, wulira okukaaba kwange nga nkusaba onnyambe, nga nnyimusa emikono gyange eri ekifo kyo ekitukuvu ennyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wulira eddoboozi ery'okwegayirira kwange, bwe nkukaabirira, Bwe nnyimusa emikono gyange eri ekifo ekitukuvu ky'oyogereramu.