Psalms 28:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga tebaafa ku Mukama byakola, na ku mulimu gw'emikono gye, alibamenyawo, talibazimba buggya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwokubanga tebafaayo ku mirimu gya Mukama, oba ku ebyo bye yakola n’emikono gye, alibazikiririza ddala, era talibaddiramu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga tebalowooza mirimu gya Mukama, Newakubadde emikono gye bye gikola, Alibamenyaamenya so talibazimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama by'akola tebabifaako, alibamenyerawo ddala n'atabazzaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga tebalowooza mirimu gya Mukama, Newakubadde emikono gye bye gikola, Alibamenyaamenya so talibazimba.