Psalms 29:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zabbuli ya Dawudi. Muwe Omukama, ayi abaana ba Katonda, muwe Omukama ekitiibwa n'obuyinza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutendereze Mukama, mmwe abaana b’ab’amaanyi. Mutendereze Mukama n’ekitiibwa n’amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe ab'omu ggulu, Mumutendereze Mukama,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe ab'omu ggulu, mutendereze Mukama, waakitiibwa era muzira, mumutendereze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mumuwe Mukama, mmwe abaana b'abazira, Mumuwe Mukama ekitiibwa n'amaanyi.