Psalms 29:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama awaŋŋamye ku mujjuzi; Omukama awaŋŋamye nga kabaka emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama atuula waggulu w’amataba ku ntebe ye ey’obwakabaka. Mukama ye Kabaka afuga emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama yatuula nga kabaka ku Mataba; Weewaawo, Mukama atuula nga kabaka emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama ye afuga omujjuzo gw'amazzi, afuga nga Kabaka emirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama yatuula nga kabaka ku Mataba; Weewaawo, Mukama atuula nga kabaka emirembe gyonna.