Psalms 29:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama awa abantu be amaanyi; Omukama awa omukisa abantu be mu ddembe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama awa abantu be amaanyi; Mukama awa abantu be emirembe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama awa abantu be amaanyi. Mukama omukisa gw'awa abantu be gye mirembe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama awa abantu be amaanyi, abawa omukisa n'emirembe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama aliwa amaanyi abantu be; Mukama omukisa gw'aliwa abantu be gye mirembe.