Psalms 29:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muwe Omukama ekitiibwa ky'erinnya lye; musinze Omukama mu kutangalijja kw'obutukuvu bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutendereze Mukama n’ekitiibwa ekisaanira erinnya lye; musinze Mukama mu kitiibwa eky’obutukuvu bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muwe ekitiibwa erinnya lye kye lisaanira. Mumusinze Mukama mu butuukirivu bwonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutendereze erinnya lye eryekitiibwa, mumusinze nga musaanidde mu kifo kye ekitukuvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mumuwe Mukama ekitiibwa erinnya lye kye lisaanira; Mumusinze Mukama mu butuukirivu obuwooma.